MWANAMUWALA Shanitah Namuyimbwa amanyiddwa nga Bad Black, yandiba ng’ayoya buyembe.
Ono yeewaddeko obujulizi ng’ali ku kabaga akamu nti alina kye yeetisse mu lubuto kya myezi ena nti era omwaka ogujja, asumulukuka.
Ndowooza mu bwannakawere gy’anaava n’akola embaga mawuuno e Zanzibar nga bwe yasuubiza.