Kitalo! Dr Bbosa owa Ebonies afiiriddwa bbebi wa nnaku 5

KITALO, omuggalanda wa ddokita Bbosa, afudde yaakamala ennaku 5 ku nsi. Dr. Bbosa, ng’amannya ge amatuufu ye Sam Bagenda, yakubyewo eddenzi kyokka Mukama yamuyise mu nnaku ntono.

Kitalo! Dr Bbosa owa Ebonies afiiriddwa bbebi wa nnaku 5
By Musa Ssemwanga
Journalists @New Vision
#Dr. Bbosa #Ebonies #Muggalanda #Nnaku 5

KITALO, omuggalanda wa ddokita Bbosa, afudde yaakamala ennaku 5 ku nsi. Dr. Bbosa, ng’amannya ge amatuufu ye Sam Bagenda, yakubyewo eddenzi kyokka Mukama yamuyise mu nnaku ntono.

Dr. Bbosa Bw'afaanana.

Dr. Bbosa Bw'afaanana.

Ku mikutu gya yintaneeti, Bbosa yategeezezza nti mu baana b’alina, musingamu bawala ng’ono y’abadde omulenzi owookubiri era nga gw’asuubira okuba omuggalanda naye Mukama amuyise. Abantu b’oku mitimbagano tebaabakubira bigambo, bakira babisaza nti ddala Bbosa ku kitimba alemeddeko mbu yandibadde alinda bazzukulu so si baana.