Chameleone akubye ku matu

OMUYIMBI Jose Chameleone, bye yayimbamu mu luyimba lwe olwa ‘Techonology’ nti eyali omulema asambagala, naye kati bw’ali. 

Chameleone akubye ku matu
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Matu #Bukedde #Musasi

OMUYIMBI Jose Chameleone, bye yayimbamu mu luyimba lwe olwa ‘Techonology’ nti eyali omulema asambagala, naye kati bw’ali. 

Ali mu Amerika gye yagenda okujjanjabwa. Yeekubizza ekifaaanyi ng’ayimiridde mu ddwaaliro oluvannyuma lw’okulongoosebwa mu lubuto era alaga nti assuusseemu.