Kasalabecca

Afrigo band yeesikidde Chameleon eyasazizzaamu ekivvulu e Bungereza

AFRIGO Band, y’esikidde Jose Chameleone eyabadde agenda okuyimba mu kivvulu ekimu e Bungereza wabula n’akisazaamu.

Afrigo band yeesikidde Chameleon eyasazizzaamu ekivvulu e Bungereza
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

AFRIGO Band, y’esikidde Jose Chameleone eyabadde agenda okuyimba mu kivvulu ekimu e Bungereza wabula n’akisazaamu.

Chamilli yataddewo ‘levo’, ng’abamupangisa ebweru w’eggwanga, bamuweerako tikiti y’ennyonyi eya maama we. 

Omutegesi w’ekivvulu kino amanyiddwa nga Richmond Promoz agamba nti Chamilli bwe yakivuddeemu, n’akakasa Afrigo Band okugenda okuyimba era ekivvulu kyakubaawo ku nkomerero y’omwezi guno ku New Ham Leisure Centre e Bungereza.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags: