Imported

Mukyala w'omuyimbi Akon akulisizza Mufti Mubajje ekisiibo

MUKYALA w’omuyimbi nnakinku mu kuyimba ennyimba z’omukwano Akon atonedde Supreme Mufti wa Old Kampala entende ng'amukulisa ekisiibo .

Mukyala w'omuyimbi Akon akulisizza Mufti Mubajje ekisiibo
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Rozina Negusei, n'abakungu be yazze nabo baayingiddewo  eggulo ku mikolo gy'okulayiza kw’omukulembeze w'eggwanga. Abakungu ba gavumentu abalala omwabadde minisita Haruna Kasolo ne Abdul Nadduli,  Badru Kigundu n'abalala bangi nabo babaddeyo mu kusaala. Rozina Negusei Mukyala wa Akon ng'atonera Mufti Mubajje entende

Rozina Negusei Mukyala wa Akon ng'atonera Mufti Mubajje entende

Abakungu abalala be yazze nabo mu kusaala

Abakungu abalala be yazze nabo mu kusaala

Ying Badru Kiggundu naye yabaddeyo

Ying Badru Kiggundu naye yabaddeyo

Tags:
Mubajje
Akon
Bakungu
Idd el Fitri
Mufti Mubajje
Old Kampala