Okusaala Eid esookedde ddala okuva Pulezidenti Museveni lweyaddiriza ku muggalo kujjumbiddwa ku kitebe ky'obusiramu e Kampalamukadde.Kukulembedwamu Mufti Sheikh Shaban Ramadhan Mubajje asabye gavumenti okuyimbula abali mu makomera abaasibibwa olw’ebyobufuzi.