Ow'e Banda yeeyamye okuweereza abantu

KKANSALA Ismail Mukoiko kkansala wa Banda mu muluka III omuli B1 , B2 ne B3 aweze nga bw’agenda okuweereza abantu be abaamulonda naddala ng’akola ku nsonga eziruma abantu mu kitundu kye naddala ensonga ya kasasiro.

PREMIUM Bukedde

Ow'e Banda yeeyamye okuweereza abantu
NewVision Reporter
@NewVision
#Banda #Kkansala

Yategeezezza nti ye nga kkansala agenda kukakasa nti bateekawo enteekateeka yonna ekitundu kifune emmotoka eziyoola kasasiro kubanga ye ngeri yokka kasasiro gy’ayinza okuggwa mu kitundu.

 

Yasabye abantu okumwegattako bakolere ekitundu kyabwe

Login to begin your journey to our premium content