AMYUKA akulira abakozi mu dsitulikiti ya Nakaseke Samuel Bigirwa Kariisa asabye abakulembeze b'eggombolola ya Nakaseke okukola mu bwangu entegeka z'okuzimba ofiisi zaabwe basobole okwamuka ebizimbe bya Ssabasajja kuba byaddiziddwa bannyinibyo.
Yagambye nti kikyamu okusigala nga beewang'amya mu bizimbe ebyazimbibwa mu 1939 ne batafaayo kuzimba byabwe era nti boolekedde okubundabunda oba okupangisa emizigo ssinga basinziikirizibwa.
Yasinzidde mu kulayiza ssentebe w'eggombolola
Login to begin your journey to our premium content