PREMIUM
Bukedde

Col. Nakalema alabudde abasawo abatunda eddagala lya Corona

AKULIRA akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka g’obwapulezidenti, Col Edith Nakalema alabudde abasawo abatandise okutunda eddagala erigema corona nti bano bakunoonyezebwa yonna gye bali bakangavvulwe.

Col. Nakalema alabudde abasawo abatunda eddagala lya Corona
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision

Nakalema okuvaayo kyaddiridde emikutu gya Vision Group okukola emboozi eraga abasawo bwe bajja ku bantu ssente okubaguza ddoozi z’okugema ekirwadde kya Corona.

Yagambye nti nga bakwataganye ne poliisi bagenda kulaba nga

Login to begin your journey to our premium content

Tags:
Bp. Kazimba
Col. edith Nakalema
Col Edith Nakalema
All Saints e Madudu