Kano kaakulungudde essaawa nnya nga tekakkiriziddwaamu munnamawulire yenna okugyako Abalabirizi abakola ekkanisa ya Uganda. Ensonda zaategezezza nti Ntagali yasinzidde mu kafubo kano n’asaba okwetondera eggwanga olw’ekikolwa eky’obwenzi kye yakola ekyaswaza