Amawulire

POLIISI e Kanungu eri mu kuyigga omuvubuka agambibwa okufumita omwana ow'emyaka 16 ekiso n'amutta.

POLIISI e Kanungu eri mu kuyigga omuvubuka agambibwa okufumita omwana ow'emyaka 16 ekiso n'amutta.

POLIISI e Kanungu eri mu kuyigga omuvubuka agambibwa okufumita omwana ow'emyaka 16 ekiso n'amutta.
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

POLIISI e Kanungu eri mu kuyigga omuvubuka agambibwa okufumita omwana ow'emyaka 16 ekiso n'amutta.

Attiddwa, ye Darius Tukamushaba 16 omutuuze w'e Kakoni cell mu muluka gw'e Nyarugunda mu Ggombolola y'e Kambuga e Kanungu, bwe bafunye obutakaanya ne munne ategeerekese nga Mugisha.

Ettemu, libadde ku bbaala ya Kasingire mu kabuga k'e Omukashansha e Kakoni , nti Mugisha bw'ayise Tukamushaba wabweru gy'agambibwa okumufumitira ekiso n'afiira mu ddwaaliro lya Kambuga hospital .

Omwogezi wa poliisi mu Kigezi, Elly Maate, agambye nti bali mu kuyigga omusajja ono era nga banne b'omugenzi okuli Yeremia Tayebwa  ne Pakarasio Niwasiima bamaze okugibwako sitatimenti

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags: