Amawulire

Prince T asabuukuludde oluyimba olupya

YINGINIYA ate nga muyimba, aleese akapya. Ono ye Prince T mu by’okuyimba wabulang’amannya ge amatuufu ye Francis Twinomugisha.

Prince T
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

YINGINIYA ate nga muyimba, aleese akapya. Ono ye Prince T mu by’okuyimba wabula

ng’amannya ge amatuufu ye Francis Twinomugisha.

Aweereza Mukama ng’ayita mu kuyimba ennyimba era afulumizza vidiyo y’oluyimba olupya lw’atuumye ‘Tompitako’ nga lwa ddiini. Prince T agamba nti okuwandiika oluyimba luno, abadde alaajanira omwana wa Katonda, Yesu obutamuyitako mu kiseera ng’asumulula abali ku njegere. Ayimbye ennyimba ez’enjawulo okuli; Hossana ekitiibwa, Omukisa n’endala

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.

Tags: