Omuyimbi IMMACULATE Nantongo nga ku siteegi akozesa Blessed Rockimmygal ayimba nga bwasoma mu siniya ey'okubiri ku St.Andrew Kaggwa Gombe erisangibwa e Kawala awangudde akifo ky'okulembera abayizi mu bibiina byebayitamu okuzanya(House Prefect)
Omuyimbi Rokimmagal ng'alayira
By Mary Nambwayo
Journalists @New Vision
Omuyimbi IMMACULATE Nantongo nga ku siteegi akozesa Blessed Rockimmygal ayimba nga bwasoma mu siniya ey'okubiri ku St.Andrew Kaggwa Gombe erisangibwa e Kawaala awangudde akifo ky'okulembera abayizi mu bibiina byebayitamu okuzanya(House Prefect)
Rokimmagal ne banne nga basala cake
Ono abadde ku mukolo gwe ogw'okulayira ku ssomero n'ategeeza nti agenda kulembera banne bulungi wamu n'asaba Katonda amukulembere ku kifo kino kyafunye kubanga n'emyaka egijja ayagala kubeera mukulembeze w'ebisanyusa mu ssomero.
Ku mukolo gw'okulayira Blessed Rockymmgal asoose kuyimbiramu banne akayimba ka "Celebrate" nalayira bulungi oluvanyuma ne basala keeki wano wayise ne yeebaza Owekitibwa Kiwalabye Male okumuyambako mu byokusoma wamu n'okuyimba kwe