Amawulire

Omusomesa agambibwa okusobya ku mwana ow'emyaka 11 , e Mukono, akwatiddwa.

Omusomesa agambibwa okusobya ku mwana ow'emyaka 11 , e Mukono, akwatiddwa. 

Omusomesa agambibwa okusobya ku mwana ow'emyaka 11 , e Mukono, akwatiddwa.
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

Omusomesa agambibwa okusobya ku mwana ow'emyaka 11 , e Mukono, akwatiddwa. 

Drake Ssebaggala 24 omusomesa ku ssomero ly Praise El Nursery and P/S nga mutuuze w'e Kakoola mu muluka gw'e Kyabakadde mu Ggombolola y'e Kyampisi e Mukono, y'akwatiddwa ku by'okusobya ku muyizi ow'ekibiina Ekyokutaano mu ssomero eryo. 

Kigambibwa nti bino, byabaddewo nga November 13 e Kakoola, omwana ono bwe yabadde ne banne nga badda awaka. 

Omwogezi wa poliisi mu Kampala Recheal Kawala, agambye nti oluvannyuma lw'ekikolwa,  omwana yamutiisizza okumutta,  nti kyokka bazadde b'omwana ne bakizuula, ensonga, kwe kuziikwasa poliisi eyamukutte. 

Tags: