Amawulire

Omusajja yeefuulidde ddeereeva amuwadde lifuti:Amufumise n’amutta.

Omusaabaze yeefuulidde ddereeva abadde amutwalako ne balwanira mu mmotoka okukakkana nga ddereeva afumitiddwa ekiso mu bulago.Kyokka ddereeva w’amayinja abadde ayitawo abakiise emmotoka n’alaya enduulu esombodde abaddukirize okubadde ne poliisi.Bino bibadde Kibiri A e Masajja mu ggombolola ya Makindye Sssabagabo.

Omusajja yeefuulidde ddeereeva amuwadde lifuti:Amufumise n’amutta.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu