Agataliikonfuufu: Kyaaddaaki omukadde eyaleka ekyapa mu Church ajja kuziikibwa.

Brig. Gen. Moses Lukyamuzi ayanjulidde abooluganda lwa nnamukadde Tereeza Nakibuuka ekyapa kye bamaze ebbanga nga babanja Eklezia. Abooluganda bano bagamba Nakibuuka yabalaamira obutaziika nga Klezia tebawadde kyapa kyeyabatereza. Ne pulezidenti abakubagizza n’abamugo ga bukadde 10 zibayambe mu nteekateeka z’okuziika.

Agataliikonfuufu: Kyaaddaaki omukadde eyaleka ekyapa mu Church ajja kuziikibwa.
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Agataliikonfuufu #Kyaaddaaki omukadde eyaleka ekyaapa