Bya Dickson Kulumba
NNAABAGEREKA Sylivia Nagginda ali ku Muzza High School e Kabembe Mukono okulambula emirimu n'ebiyigirizibwa abato abeetabye mu Kisaakaate kye ekya Kisaakaate Gatonya 2023.
Nnaabagereka Ng'atuuka Ku Ssomero Ku Muzza High School E Kabembe Mukono Awali Ekisaakate Kye.
Maama Nnaabagereka Ng'ayanirizibwa Abasaakate
Nnaabagereka N'abasaakaate
Ku Ddyo Ye Nnaabagereka Nagginda Ate Ku Kkono Ye Mukungu Mukiibi Muzzanganda Bwe Yabadde Yaakatuuka
Abasaakate Nga Balaga Nnaabagereka Bye Bayize
Akabonero K'ekisaakate Kino
Abato Nga Balaga Nnaabagereka Bwe Bakola Ssabuuni.
Nnaabagereka Ng'ali Mu Bibiina N'abasaakaate
Mu kifo kino ayaniriziddwa nnannyinni ssomero Ssaalongo Wilson Mukiibi Muzzanganda n'abakulira Olukiiko olulifuga.
Ekisaakate kino kyatandika ku Lwokuna lwa wiiki ewedde nga January 5, 2023 era kyakuggalwawo nga January 21, 2023.