Lukululana ebetense ddereeva waayo abadde agezaako okugitegula n'emutta

Ono kitegeerekese nti abadde akyamye kunywa mafuta ku ssundiro erimu e Lugazi n’ezikira olwo n'akka wansi okugikuba selefu olwo n’esimbula n’emunyigira mu mipiira.

Lukululana ebetense ddereeva waayo abadde agezaako okugitegula n'emutta
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Amawulire #Ddereeva #Kugitegula #kuta