Gavumenti ya Saudi Arabia eyongedde okumyumyula obudde abalamazi mwe balina okusasulira ssente za Hijja

Ekibiina ekigatta ebibiina ebitwala Abalamazi e Mecca okukola Hijja, kirabudde Bannayuganda obutasukka kiseera ekyateekeddwawo gavumenti ya Saudi Arabia okwewala okusigalira nga bwe gubadde mu Hijja eyaakakomekkerezebwa

Gavumenti ya Saudi Arabia eyongedde okumyumyula obudde abalamazi mwe balina okusasulira ssente za Hijja
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#MECCA #Kulamaga #Hijja #Balamazi