Eyakwata mulirwana we obutambi ng'anaaba bamusimbye mu kkooti n'akkiriza emisango.
Isa Kaganda yakwata mulirwana we wa myaka 17 (amanya gasirikiddwa) obutambi nga October 5,2026 mu Kikulu zooni..
Baagenda okebera essimu nga bulijjo abukwata nabusindikira abantu abenjawulo.Asabye bamusonyiwe omusasuoe emitwalo 20.