Amawulire

ENTE ssatu zisuuziddwa ababbi mu kiro ekikeesezza leero e Matugga

ENTE ssatu zisuuziddwa ababbi mu kiro ekikeesezza leero e Matugga

ENTE ssatu zisuuziddwa ababbi mu kiro ekikeesezza leero e Matugga
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

ENTE ssatu zisuuziddwa ababbi mu kiro ekikeesezza leero e Matugga .

Ente zino, babadde bazitambuliza mu mmotoka ekika kya Nadia nnamba  UAP 762 C ku ssaawa nga kkumi nga bukya.

Kigambibwa nti abasirikale ababadde mu kulawuna, bagezezzaako okugiyimiriza nti kyokka ne bavuga ku speed nga n'ekidiridde, mmotoka kugwa.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala, Recheal Kawala, agambye nti emu ku nte , esangiddwa ng'efudde kyokka ebbiri nga nnamu .

Agasseeko nti abantu ababadde mu mmotoka , badduse ng'omuyiggo, gugenda mu maaso.

Tags: