Ababbi bakubye ekituli mu kikomera ne baggulra ekiyumba ky’enkoko ne babba ezisobye mu 900.Bino bibadde ku kyalo Lwanyonyi ekisangibwa mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono.Kyokka poliisi ekutteko omu n’annyonnyola engeri gyebasimamu ekituli kino okuyingira munda.