Amawulire

Bobiwine ayolekedde Bugweri ne Namutumba okuwenja akalulu

Ono abadde ne ssaabawandiisi w'ekibiina, David Lewis Rubongoya , Nubian Lee n'abalala.

Bobiwine ayolekedde Bugweri ne Namutumba okuwenja akalulu
By: Ponsiano Nsimbi, Journalists @New Vision

Pulezidenti wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine nga tannasimbula okwolekera e Bugweri ne Namutumba gy'agenda okukuba enkungaana ze leero asoose kubuuza ku basirikale be abaamuweebwa akakiiko k'ebyokulonda.

Bobi ng'abuuza k'omu ku baserikale abamukuuma.

Bobi ng'abuuza k'omu ku baserikale abamukuuma.

Ono abadde ne ssaabawandiisi w'ekibiina, David Lewis Rubongoya , Nubian Lee n'abalala.

Tags:
Kalulu
Bugweri
Bobiwine
Kyagulanyi Robert
Bulululu