Bobi wine akubye olukungaana lwe olusoose mu mirembe mu kibangirizi Ky'a katale ke Buyende wakati mu kuyanja y'abawagizi be abaabadde bamulindiridde.
Bobi Wine ng'ayogera eri abawagizi be
Agambye nti yadde Poliisi emulemesezza okutuuka ku mwala gwe Bukungu okulaba embeera abavubi mwe bakolera singa$ banamulonda ku bwa pulezidenti wakukola ku bizibu ebiruma bannabusoga okuli eby'obulamu, eby:enjigiriza, ebbula ly'emirimu n'obwavu, eddembe ly'obuntu n'ebirala.
Bobi Wine ng'ayogera eri abawagizi be
Bwavudde wano ayolekedde disitulikiti , ye Kamuli gyagenda okukuba olukungaana lwe olw'okubiri.
Bobi ng'ali n'abawagizi be
\
Bobi Wine ng'asaba abantu akalulu e Buyende
Bobi ng'asaba abantu be Buyende akalulu