#Agataliikonfuufu: Omuggo gunyyose e Kkooki mu kuggulawo ennyumba Kabaka z'azimbye.

Omuggo gunyoose e Kkooki mu kuggulawo ennyumba Kabaka z'azimbye. Aba Kamuswaaga balumbye abatuuze ababadde bakungaanye okuggulawo enyumba eyazimbiddwa. Piliisi ebiyingiddemu n'amasasi mu bbanga gavuddeyo okukkakkanya embeera. Gwebagizimbidde asanyusa n'ayoza n'ekummunye. 

#Agataliikonfuufu: Omuggo gunyyose e Kkooki mu kuggulawo ennyumba Kabaka z'azimbye.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision