Omwoleso gw’ebyobulimi Gaggadde ogwa Harvest money expo ogumaze ennaku satu nga guyindira mu kisaawe e Namboole gukomekkerezeddwa aboolesi n’abazze okugulambula nebasiima omutindo kwegutegekeddwa. Akulira Vision Group Don Innocent Wanyama asiimye abavujjirizi, aboolesezza n’abantu bonna abazze