Poliisi eriko abantu beekutte abakkidde edduuka lya bafumbo abaakwatiddwa ku by’okutta omwana n’aziikibwa mu lusaalu. Bano ekibakwasizza kwekuyita mu siriingi ne babba ebintu mu dduuka lyabwe nga bayita ewa muliraanwa. Bino biri ku Mbaawo zooni e Lubaga.