Agataliikonfuufu: Abe Kenya basabidde munnaabwe eyafiira mu Mabira.
Abalamazi abasukka 2500 abavudde e Kenya nga bagenda okulamaga e Namugongo beetabye mu mmisa ku mabbali g’oluguudo mu Mabira okujjukira munnaabwe John Kibe eyatomerwa emmotoka n’afiira mu kifo ekyo. Kibe yatomerwa mmotoka mu mwaka gwa 1997 bweyali agenda e Namugongo n’afiirawo era n’aziikibwa mu kifo ekyo.
Agataliikonfuufu: Abe Kenya basabidde munnaabwe eyafiira mu Mabira.