Agataliikonfuufu Abavuba empuuta balajaana. Okukkiriza abavuba Mukene kubizadde. Akulira FPU abaanukudde

Abavubi b'empuuta mu ggwanga abegattira mu kibinna ki Empuuta conservation and Stakeholders Association (ECOSA) batadde batabukidde akulira okulwanyisa envuba embi olw’okukkiriza abavubi ba mukenenye okuddamu olwo n’ebattukiza envuba embi.  Baweze okumukuba mu mbuga z’amateeka nebasaba ne pulezidenti asitukiremu  ng’ekizimba tekinnasamba ddagala.

Agataliikonfuufu Abavuba empuuta balajaana. Okukkiriza abavuba Mukene kubizadde. Akulira FPU abaanukudde
NewVision Reporter
@NewVision
#Agataliikonfuufu #Abavuba empuuta balajaana.