Agataliikonfuufu Abatuuze be Nebbi basagambiza Pulezidenti abakyaliddeko Atongozza amasannyalaz
Aug 04, 2024
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atabukidde ababaka ba palamenti ey'omukaaga bagambye nti bagezaako okumulemesa okutuusa amasannyalaze mu kitundu kya west nile. Abyogeredde Nebbi bw'abadde aggulawo ekungaanyizo ly'amasannyalaze eryazimbiddwa okutuusa enkulaakulana mu kitundu.Yeetabye ne ku mukolo gwa minisita Phiona Nyamutooro ogw’okwebaza.
Agataliikonfuufu Abatuuze be Nebbi basagambiza Pulezidenti abakyaliddeko Atongozza amasannyalaz
No Comment