Agabuutikidde Paapa Francis aziikiddwa mu bitiibwa, bamuziise bweru wa Vatican Abakrisitu bagenze basiibula omubiri gwe

Omutukuvu Paapa Francis aziikiddwa mu basilica ya St Mary Major Maggiore ng’eno eri wabweru wa  Vatican.Omubiri gussiddwa mu mmotoka y’obwapaapa era nga ku nguudo abakungubazi bagenze bagusiibula.

Agabuutikidde Paapa Francis aziikiddwa mu bitiibwa, bamuziise bweru wa Vatican Abakrisitu bagenze basiibula omubiri gwe
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision