Agabuutikidde Okuziika Paapa Francis, Omubirigwe bagutadde kumpi n'entebe ya Petero, bagoberedde obulombolombo

Abantu abakununkiriza mu mitwala ana beebagenze e Vatican okuziika Paapa Francis.Emmisa ekulembeddwamu ddiini wa abakalidinaali Giovanni Battista Re  n’asaba abakulembeze ababaddewo okukolerera emirembe okusinga entalo.

Agabuutikidde Okuziika Paapa Francis, Omubirigwe bagutadde kumpi n'entebe ya Petero, bagoberedde obulombolombo
By Bukkedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision