Adrine Kobisingye awangudde obwa ssentebe bwa bakyala ku kuliiko lwa CEC

Nannyini woteeri ya 'La vena Hotel' e Sseguku Adrine Kobisingye awangudde obwa ssentebe bwa bakyala ku kuliiko lwa CEC

Adrine Kobusingye alondeddwa ku bwa sssentebe bw'abakyala ku lukiiko lwa CEC
By Joseph Mutebi
Journalists @New Vision
Nannyini woteeri ya 'La vena Hotel' e Sseguku Adrine Kobisingye awangudde obwa ssentebe bwa bakyala ku kuliiko lwa CEC.
 
Kobusingye awangudde N'obululu 1839 naddirirwa Faridah Kibowa 670, Lydia
Faridah Nakalama 3, Sarah Lanyero Ocheng 19, Kyanika Rehema 2 ye Lydia  Wanyoto abadde mu kifo kino nadduka mu layini.
Enid Mwesigye omumyuka wa Adrine okuva mu Western Uganda

Enid Mwesigye omumyuka wa Adrine okuva mu Western Uganda

 
Kobusingye ye ssentebe w'olukiiko.lw'abalimi ba majaani okuva mu  bugwanjuba ( Western) mu kibiina kya ' Igara Buhweju tea farmers Sacco' (EGABU)
Adrine Kobusingye ng'ajaganya obuwanguzi bwe

Adrine Kobusingye ng'ajaganya obuwanguzi bwe

 
Ye Enid   Mwesigye Yawangudde eky'omumyuka wa ssentebe okuva mu western n'obululu 1704 awangudde aAnn Peace Kansiime 23.
 
  Bakira abakyala basiiba enduulu n'okujaganya nga bagamba nti ku luno batongoza abavubuka abato.