A Bantu babiri abagambibwa okuba ababbi b'ente bakwatiddwa e Ntebe.
Badru Lukyamuzi ne Bosco Ssozi be bakwatiddwa ku bigambibwa nti basangiddwa n'ennyama y'ente, embuzi, amaliba n'ebiso.
Babakwatidde Kitala Bukandekande mu Ggombolola y'e Katabi e Ntebe.
Omwogezi wa poliisi mu Kampala Patrick Onyango, agambye nti okubuuliriza kugenda mu maaso