Bella Wine yeemu ku ba sponsors era nga exhibitor atawaddeyo obuweereza obw’enjawulo eri Vision Group okuva lwebatandika mu 2019.
Akulira w’ebyokutunda ku Bella Wine, Brian Byarugaba agamba nti waliwo ebikka byomwenge z’oyinza okuwa abagenyi ku mukolo gwembaga. Zino zirimu: Prukko Bella Wine, omwenge oguludde kampuni y’omwenge okuwangula ebirabo eby’enjawulo mu Milano, Italy.
Emirala guli mu nkaaga gamba nga: Bella Wine Hibiscus wamu ne White Bella Wine Pineapple ogusobola okuweebwa ku mukolo gw’embaga. Ayogera nti Bella Pineapple Wine kye ky’okunywa ng’omukolo tegutandise, kubanga kikuuma omulimu ogw’okulya nga guyimiridde bulungi.
Mu budde bw’okwettanira oba okwewummuza, Byarugaba asaba okunywa Bella Wine Passion juice.
Bella Wine
“Kirungi nnyo, kyewunyisa era kisaanye okwettanirwa,” bw’agamba.
Bw’oba oguze omwenge mungi (mu bulk) ku mukolo gw’embaga yo, ofuna okufunyirizibwa ebipapula by’omwenge byo nga bifunyiziddwa erinnya lyo oba logo y’omukolo, okusobola okugufuula ogw’ekikugu era ogw’ekitalo.
Ku Mukolo gwa Bride and Groom Expo
Bw’oba olowooza okuweereza omwenge ku mukolo gw’amawasa go, lwaki tojjako ku Bride and Groom Expo eguddewo ku 27-29 June ku Uganda Manufacturers Association (UMA) e Lugogo, Kampala.
Nga wayingira ku ssente shs 10,000 buli lunaku, ofuna omukisa okulaba n’okuyiga ku mwenge okuva ku Bella Wine. Jjangu nga otegekeddwa okuwulira, okuyiga, n’okubuuza ebibuuzo.