Amawulire

Abantu abatamanyiddwa balumbye mu kiro ne bookya agamu ku mayumba e Maddu

Abatuuze b’e Maddu e Gomba baazuukukide mu kikangabwa oluvannyuma lw'abantu abatannamanyika okubalumba mu kiro ne bookya agamu ku mayumba gaabwe nga kati bali mu kutya okw'amaanyi.

Abantu abatamanyiddwa balumbye mu kiro ne bookya agamu ku mayumba e Maddu
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Amawulire
Gomba
Maddu
Batuuze