Bannakibiina kya NUP 10 abagambibwa okwenyigira mu kukuba paleedi mu bukyamu, be bakakwatibwa.
Ku bano 9,bamaze okutwalibwa mu kkooti ne bavunaanibwa okwenyigira mu kukuba pareedi n'okukumba mu bukyamu ,ate ng'omulala omu, naye wakutwalibwa mu kkooti ekiseera kyonna.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Kituuma Rusoke, ategeezezza nti bakyanoonya abalala