Agataliikonfuufu: Okuggulawo ppaaka enkadde kwa nkya

Abatwala omulimu gwa Takisi mu ggwanga babangudde basentebe ba masiteegi 33 ezigenda okukole mu paaka enkadde nga beetegeka okugiggulawo olunaku olwenkya. Basabibwa okutambula n’ekaadi ez’okwegeemya ekilwadde kya covid 19 okwewala okutataganyizibwa ku nguudo.

Ppaaka enkadde nga ewdde okuyooyootebwa.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Ppaaka enkadde