Vidiyo

Ssemaka eyabulawo ku lunaku lw'embaga akomyewo mu maka ge

Omusajja eyabulawo ku lunaku lw'embaga ng’agenda okugattibwa ne kabiite we mu bufumbo obutukuvu akomyewo mu maka ge. Yeetondedde mukazi we n’abatuuze nti tamanyi kyamubagula. 

Ssemaka eyabulawo ku lunaku lw'embaga akomyewo mu maka ge
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mbaga
Mukazi
Ssemaka
Kwetonda
Baana
Maka