Vidiyo

Poliisi eyigga Mzee eyategese embaga n’abulawo ku mukolo gwennyini!

Poliisi mu disitulikiti y’e Lwengo etandise okunoonya omusajja ow’emyaka 75 eyasondesezza abatuuze ssente z’okugattibwa mu bufumbo obutukuvu kyokka n’abulawo ku lunaku lw’embaga.

Poliisi eyigga Mzee eyategese embaga n’abulawo ku mukolo gwennyini!
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Musasi
Byakatonda
Mzee
Mbaga
Kudduka