Abakozi ba gavumenti n'ebimmotoka bya kkanso bikwatiddwa ku biragiro bya RCC w'ekibuga masaka, Ahmed Washaki oluvannyuma lw’okusanga abakozi bano nga bakozesa emmotoka za kkanso okuyamba ku kontulakita okutikka malamu okumutwala ku kyalo Bulando ne Ssenyange.