Vidiyo

RDC aggalidde ssentebe lwa kwekobaana n'agambibwa okugula ennyumba ya nnamwandu

Kino kiddiridde Nnamwandu okulaajanira ab’obuyinza okumutaasa ku baamukoonedde enju ye. Bino bibadde Matugga-Katalemwa mu Nansana.

RDC aggalidde ssentebe lwa kwekobaana n'agambibwa okugula ennyumba ya nnamwandu
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mawulire
Nansana
Matugga
nnyumba
kugula