Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni awummuzza abajaasi bataano abali ku ddaala lya generali mu ggye lya UPDF n’abeebaza okukkiririza mu kwolesebwa kw’ekibiina kya NRM n’okuweereza eggwanga lyabwe awatali kwetiririra.Omukolo guno gubadde mu maka g’obwapulezidenti Entebbe.