Vidiyo

Embizzi omusanvu ezibbiddwa okuli n’eyobwana zikwasizza abakinjaagi

Poliisi e Lugazi ekutte abakinjaagi bana bagiyambeko mu kunoonyereza ababbi b’ebisolo omuli embizzi abamazeeko abalunzi emirembe. Kino kiddiridde omutuuze okubbibwako embizzi musanvu ne bazibaaga okubadde n’ebadde yaakazaala gye balesezza abaana.

Embizzi omusanvu ezibbiddwa okuli n’eyobwana zikwasizza abakinjaagi
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mbizzi
Mukinjaagi
Kukwasa
Kubbibwa