Pulezidenti akungubagidde mukyala w’amyuka munnamawulirewe. Abooluganda balaze omusika we mu by’obufuzi
Pulezidenti Yoweri Museveni akungubagidde Gladys Aliyinza mukyala w’amyuka omuwandiisiwe ku by’amawulire Faruk Kirunda eyafiiridde mu kabenje ku lwookuna. Aliyinza aziikiddwa ku kyalo Buwala-Lambala e Luuka mu maka ga bakadde be.
Pulezidenti akungubagidde mukyala w’amyuka munnamawulirewe. Abooluganda balaze omusika we mu by’obufuzi