Agataliikonfuufu: MUSAASIZI EYATTANGA ABAWALA N'ABOOKYA ASALIDDWA EMYAKA 105 +30 = 135

Kkooti enkulu mu Kampala ekalize Musa Musasizi emyaka 105 mu nkomyo oluvanyuma lw'okusingisibwa emisango egw'okutta abawala beyaganza n’oluvannyuma emirambo gyabwe nagyokya okubuza obujjulizi. Kkooti yemu yasooka kumuwa kibonerezo kyakusibibwa emyaka emirala 30 ku musango gwokutta omuwala owookuna ekitegeeza nti agenda kusibibwa emyaka 135. Emisango gino kigambibwa yagizza mu 2021.

Agataliikonfuufu: MUSAASIZI EYATTANGA ABAWALA N'ABOOKYA ASALIDDWA EMYAKA 105 +30 = 135
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #MUSAASIZI EYATTANGA ABAWALA