Agataliikonfuufu ESSOMERO ERYAKUBIBWA ABA ADF LYAFUUKA MATONGO

Mu mboozi ezifulumidde mu mawulire Agataliiko Nfuufu omwaka guno ezikutte abantu omubabiro, mu kifo ekyomunaana tukuleetedde emboozi y’essomero lya Mpondwe Lubiriha. Abayizi n’abantu baabulijjo 45 battibwa mu bukamwe mu mwezi ogwomukaaga. Omusasi waffe azzeeyo ng’essomero terinnadda ngulu lyafuuka dda matongo! Kyokkya gav’t egamba ssi yaakubayamba kubanga baali bakolera mu bumenyi bw’amateeka.

Agataliikonfuufu ESSOMERO ERYAKUBIBWA ABA ADF LYAFUUKA MATONGO
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #ESSOMERO ERYAKUBIBWA ABA ADF