Agataliikonfuufu: Landi loodi agobye omupangisa lwa kukyuusa bakyala ng'engoye ate n'abagobaganya

Landiroodi awemukidde omupangisawe gwalumiriza okukyusa abawala buli wiiki nga gwamala okukozesa ng’amukasukira ebintu ebweru. Ono agamba takyayinza kugumira mbeera ya muvubuka ono kuba buli lwa lwanagana ne baganzibe baleka bamwonoonedde ennyumba.

Agataliikonfuufu: Landi loodi agobye omupangisa lwa kukyuusa bakyala ng'engoye ate n'abagobaganya
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde