Vidiyo

Poliisi ekutte ababba nnamba puleeti ku mmotoka ne bakanda bannyini zo ssente

Abavubuka babiri abasangiddwa ne nnaamba puleeti 45 ezabbibwa ku mmotoka z’abantu batuuyanidde ku poliisi y’e Bulaga mu disitulikiti y’e Wakiso. Babuulidde poliisi engeri gye bazze bakandamu ssente bannanyino zo okuzibaddiza

Poliisi ekutte ababba nnamba puleeti ku mmotoka ne bakanda bannyini zo ssente
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Mmotoka
Kubba
Poliisi
Kukwata
Bannyinizo
Ssente