Ssentebe w'e Luweero aggyiddwako emmotoka ya Gavumenti eyamuweebwa okukola emiri
Ssentebe wa disitulikiti y’e Luweero akukkulumidde abapoliisi mu kitundu ekyo oluvannyuma lw’okumuggyako emmotoka ya gavumenti nga bamulanga okugitwala mu kkampeyini za Robert Kyagulanyi Ssentamu bwe yali e Nakasongola ekikontana n’etteeka.
Ssentebe w'e Luweero aggyiddwako emmotoka ya Gavumenti eyamuweebwa okukola emiri